Tabula Edagala Lyrics by Radio & Weasel

Intro: WEASEL
Zempa ku ddagala
Tabula eddagala mama
Nomala otabula eddagala
Zempa ku ddagala mama
Zempa ku ddagala
Tabula eddagala mama
Nomala otabule eddagala
Aha Zempa ku ddagala

Chorus:
Radio: Wokute wewanuma musawoo oh
Weasel: Tabula eddagala
Radio: Awo wokute wewanuma musawoo
Weasel: Zempa ku ddagala

Radio: Wokute wewanuma musawoo oh
Weasel: Tabula eddagala
Radio: Wokute wewanuma musawoo
Weasel: Zempa ku ddagala

Verse:I (Radio)
Guno mukwana gwa bukadde
Kinyebwa na lumondde
Akagobaa gwagalidde
Twekubire ngombbe yeah
Effe ebyafe bya masape eno
Massagi mu bisenge eno
Mukwano kekawowo eno
Hhhhhhhhhhmmm

Kwata awoooo
Nyweza awoo oh ah
Nkwata awo
Empiso jiteke awo……!

……….(chorus)…………

Verse:II (Weasel)
Listen…!
Lemme say lemme say…..!

Kati njagala doze ekoona
Nze njagala nfune kye nonya
Na amakerenda kati ngagula
Yegwe akimala njagala dagala
Njagala nyo engeri jyo-obigula
Akayiso engeri jyo-ofumita
Onfumita nange ne sinda
Wendwala nga awo nkuyoya

Baby yo ma lady
Ndwadde bamulette eno
Weasel amulinze eno
Kati amakerenda ngaganye
Wowe yo ma lady
Yaye bamulette eno
Weasel amulinze eno
Na amakerende ngaganye……!!!

………….(chorus)………...

Verse:III (Radio)
Nkwagala era nkulowozako nga business
Bwe mplaninga mu future yange mukifananyi mwolii
Bwojanjaba obulumi bwange oleta obuwomi
Ka doze ka love kompa ka tambuza omusayii

Musawo olina amanyii
Oli magneti
Nze nebwembera normal!
Njagala treatment…..!
ah ha..!!!!

. …………(chorus)……….

Outro…: Weasel
Woooooo ohhh oooh ohh
Tabule eddagala
Mpulira njagala
Tabule eddagala woooh
Woooooo oohhh ooohh ohh ohoh
Tabule eddagala
Mama njagala
Tabule eddagala
Eddagala
El erkhis
Alinywedde
Akajiko
Ah yeah man…!!!!!

You May Also Like

Download: African Music