Maama by Pallaso Lyrics

Maama nsonyiwa
Silina binjji byakuwa
Byonna obigwanira era ndyeno nkola
Nsabila esaala sente bwenafuna
Nziijje nkukyalire
Ndyeno omutiima gunuma
Kuba nkiimanyi olumu enjala ossula
Nsabila maama njakusenvula mpola
Ey’embera njikyuse

CHORUS

Maama ooh maama
Webale maama byonna Maama
Gwe maama ooh maama
Webaale maama byonna maama

VERSE 1

Maama gwe mukwano gwange
Katonda gweyampa asinga
Gwe buli lwosabba onsabila
Enzijji nga mungu anzigulila
Engato empya
Engoye ebyamasanyu n’obyeressa
Ng’olaba nange nkwetagga
Maama ndikusasula ntya
Oli malayiika omukazzi asinga obulungi
Maama oli ambasadda wa Katonda
Ensulo y’ebilungi
Era nabino byendi byonna
Gwe wassima omusinji
Mumusana n’enkuba
Gwe tewapowa
Omukadde anzala kano akayimba kako

CHORUS

Maama ooh Maama
Webaale Maama byonna Maama
Gwe Maama ooh Maama
webaale Maama byonna Maama

VERSE 2

Webaale kutukuzza Ffena nga tuli kimu
Mubyonna by’ewakola selabiila n’ekimu
Nga even in the darkness sitya mbera Muggumu
Because i know you are stronger than bulikimu
Watwambazza Watwagala
N’enyimba za Elly Wamala wazinjagazza
Nga buli ky’enkola onzikililizzamu
Nebbizibu ng’obiffula byangu
Telli Mukazzi akusinga
Telli nayenna alimusinga gw’enyimba
Maama you the best even okufumba
Ndidde everything naye eyiiyo yesinga
Oli malayiika omukazzi asinga obulunji
Maama oli ambasadda wa Katonda
Ensulo y’ebilunji
Era nabino byendi byonna
Gwe wassima omusinji
Mumusana n’enkuba
Gwe tewapowa
Omukadde anzala kano akayiimba kako

CHORUS

Maama ooh Maama
Webaale Maama byonna Maama
Gwe Maama ooh Maama
webaale Maama byonna Maama

Maama nsonyiwa
Silina binjji byakuwa
Byonna obigwanila era ndyeno nkola
Nsabila esaala sente bwenafuna
Nziijje nkukyalire
Ndyeno omutiima gunuma
Kuba nkiimanyi olumu enjala ossula
Nsabila maama njakusenvula mpola
Ey’embera njikyuse
Maama don’t cry no more
I’m not a child no more
Maama don’t cry no more
You ain’t gotta worry no more
Maama don’t cry no more
Think about me and smile on
Maama don’t cry no more
You ain’t gotta worry no more.

CHORUS

Maama ooh Maama
Webaale Maama byonna Maama
Gwe Maama ooh Maama
webaale Maama byonna Maama

See you got learn to love your mother
because you’ll never get another
See me I believe in love at first sight
because I fell in love with my mother
The moment I opened my eyes and i saw her
Maama Pallaso Maama sucker free boss
Maama King of the east
Maama Herbet Skills
Maama Musumba
Maama Chameleon
Maama HotBoy
Maama Radio and Weasle
Maama Dinari
Maama Akay47
Maama everybody we love you.

Download Audio here=> Maama by Pallaso

You May Also Like

Download: African Music