Gaba Manyi Go Lyrics by Bebe Cool

INTRO:
Much respect Ivin Izo
Nàh wakandah layi dem say
Much respect producer E.M
Bebecool Ami say

CHORUS:
Gaba manyi go,
Okola kyokola nomala nowangula,
Gaba magezi go,
Okuyita munkonko,
Nomala noyambuka.*2

VERSE 1
Siri masikiini,nga bwebakyogera abasinga
Abamanyi obulunji banjulila nti senyumya sesoma.
Okuyimba natandika ddaaa omulimu gwenapatanaaaaà
Era bwenfunyefunyemu lwa maanyi genayolesaaàaa
Kati gwe onyiize nti ebintu byesiba,welabide amanyi gegabula
Yogerako nemuno atambula,olyooke osobole okumufanana
Kubanga bwoyera ayoolaaaa
Woyolera awo nga ayiwayo
Gaba manyi gemazitoooo,sala amagezi omusaleko
What??????????
Bwoyera ayoolàaaaà,woyolera awo nga ayiwayo
Anyway,gaba manyi gemazitoooo,sala amagezi omusaleko.

CHORUS:*2

VERSE 2:
Kale ebibi byasenze,ebintu binji byayonenye
Abantu banjo bebanyiize,emitima minji jamenyeeeee
Lindako okunenyaàaà ,omanye jaava
Olyoke ovunane kubyakola
Manyi ge gamuwangunza,amagezi­ gegamutambuza
(Yasinzira nawangula,kati ononya mugoba omusika
Tanuulu mwayise okuwangula,omunenyez­a mazzi gakidiba)*2

CHORUS:*2

VERSE 3:
Mungu bweyatutonda nti walibawo awangula omulala nasemba
Ate teyakisiba,leero bamuwanguza ate enkya nosemba
Kyawukanila kukunyikilaaaaa,nenz­ikiliza jolinaaaaaa
Ekikuwanguza guba mutima,nokusaba katonda ekyokikola
Naye ate muno anyikideeeee
Kale katugambe,ebibi byasinzeeee
Tunulila mukisa jeguvude
Oleme kuwaba bilowoozo kubanga kikulu
Gwe kola namanyi,kendeeza mululu
Muno awangula olimunduuuluuu
Oli munduuluuuu
Oswala aba musajja mukulu.

CHORUS:*2

END.

CLICK HERE >>> Download GABA MANYI GO by Bebe Cool

You May Also Like

Download: African Music