Byagana Lyrics by Radio & Weasel ft Ziza Bafana

INTRO:
[WEASEL]
Radio Weasel Manizo
Ne Ziza Bafana
We run did
We run dis down
Radio Weasel Manizo
Ne Ziza Bafana
Like fire
Like fire

CHORUS – [RADIO & BAFANA]

Mhh
Nkyakwagala nyo
Wade nga wangaana
Nsula nkwesunga
Nasigala nkulowooza
Yadde nga byagaana
Nsiiba nebuuza
Mhh
Nkyakwagala nyo
Wade nga wangaana
Omutima gwewuuba
Nasigala nkulowooza
Wade nga byagaana
Kyovo’laba nakogga
Byagaana
Siiva nawo
Byagaana
Nkulowooza nako
Nze wangaana
Wampima nako

VERSE 1 – [RADIO]

Wangaana
Nolondaw’omulala
Yakutwaala
Yakuja wewali obeera
Bakubiita nyo
Kati ebintu yabichuusa
Bakusanga muzi benzi
Wenyoola
Ng’oneka neka
Mukalin’emuyenga
Nze wansuula Kyaliiwo
Yandy’ennamba
Eeh
Naye sigwangamu
Suubi
Kuba nkimanyi
Olina wooli..iii

CHORUS

VERSE 2 – [BAFANA]
Eno
Jempita yita
Banjogerako mbuno
Byankuba
Nze wankubya
Wandiika zi messege
Wazinkubya.
Emabega omutima
Mwana wattu
Wazinkubya
Kuba buli lukya
Ndowooza ggwe
Abalala nga mbepenna
Nze’yalinga baby
Omubiri nakogga
Bwendowooza kwebyo
Mukama katonda
Bweyakubajja
Embajjo zebakkolamu
Nebwezigejja
Mukama katonda
Yamanyi
Naye nyabo
Nsula nkulojja
Baby woleeta lennya
You don’t mess’up
Auto me benja
Maama omutima
Guntujja.
Omusajja nagejja
Enkejje
Ebigere nensiita
Nkulabyeeko amaanyi
Nenviimba
Ndowooza kw’akubeba
Ebissulo ebirala
Nensiiba
Numba numba numba
Baby
Ntaasa ntaasa ntaasa
Coz I love you

CHORUS

VERSE 3 – [WEASEL]

Olyeeyo wemoola
Nze ndyeeno
Wangaana
Nalinno nkwesunga
Kati omutima
Gwechanga
Onsattiza busattiza
Gwe lwaaki wefuula
Eno jensula empewo
Nyingi newumba
What u done to me gal
Baby learnt to u
When you lie to me
Gal they’ll lie to you
When they fight you
Gal i’ll fight for you
Kuluno nno nfiirawo

You ma womano
Come gimme di fire
Come gimme di fire
Come gimme d fire
Don’t dream now
Come gimme di water
Come gimme di water
Come gimme di water

Your ma womano
Come gimme di fire
Come gimme di fire
Come gimme di fire
Don’t dream now
Come gimme di water
Water water water
Water water..yeh yah

CHORUS

Download Audio: Byagana by Radio & Weasel ft Ziza Bafana

You May Also Like

Download: African Music